Busagwa bwa Nnumba

Busagwa bwa Nnumba

**************************

silika, silikawo mwana’ange

kino kyazze bubbi,

nkugambye, ayali alabika nga tenna,

abukabuka nga asuze ku ‘vono’

 

mwattu olumbe lunywa enkali

ne mukenena talya, asigula!

 

kubanga, obulumi obusing’ana na bulangiti

nakulumaaa, nakunywa notafuna kaseera

wali towoza ga kiwempe!

eduniya eno, tuli ku kizibu!

 

© Dr Morice, 2009

Follow

Get every new post delivered to your Inbox.